Advertisement

Obuyambi obutaliiko kusasula nga wewandisa mu Medicare 

We thank Africano Waltham for this translation into Luganda of Free Help to Enroll in Medicare.

Left to right: Shine volunteers Don Freedman, Charlie Strigler and Fred Keuthen. Photo by Betty Barrer.

Ekyo muwendo eri abantu baffe ab’e Waltham n’ebyalo ebiriranye. Okutuuka ku myaka nkaaga mwe’ttaano kintu kya muwendo nyo. Ekyo kitegeza ze’saawa wegaate ku Medicare, entegeka ya gavumenti egaba obujanjabi eri abakaade ne’abantu abariko obulemu. Tukimanyi nti engeeri yo’kwewandiisa eyinza okuwulikika nga ebuzabuuza sinakyendi enzibu,naye twagala okuteggeeeza nti toli wekka, mu Waltham mulimu ekitongole ekitariiko kusasula  kyebayita SHINE( SERVING THE HEALTH INSURANCE NEED OF EVERYONE ) egaaba obulabirizi obwenjawulo,ne mululimi olusipana (spanish)

Medicare kye kyi

Medicare ye ntegekka ya gavumenti eyo bujjanjabi egaba obuyambi mu;

A.        Okusigala mudwaliirwo ebanga edenne

B.         Okukyaliila abasaawo ne abasawo okujja ewuwo bakukebeleko

C.        Eddagala abasawo lyebaba bakugambye okumira

Weyunga otya ku medicare

  1. Tukirira aba social security bwoweza emyaka nkaaga mwetaano oba bwoba oyina obuleemu bwona.
  2. Bwoba omazze okwegata ku medicare, oja kufuna omuntu akuyamba okuva mu SHINE:
  • Ajja juyambako okwetegerreza entega zobujjanjabi ne’daggala abasawo lyebaaba bakugambye okumiira.
  • Okuyambako okutegela wa wofunilamu
  • Bakuyigiriza neengerri eyokutereekamu ensiimbi bwooba oyina ebisanyizo ebyokweyunga ku bitongole nga ekya medicare 

Lwaaki kyamugaaso okwettegerreza enttegekazo

Buuli mwaaka ensaasanya yensiimbi za gavumenti zikyuuka, eyo yensooga lwaaki mu kiseela ekiriimu okwewandisa (okuva nga October 15th okutuuka nga December 7th) kyamugaso okwetegeereza enteegekazo okukakasa nti zisigala nga zeziisinga jooli.

Ba kansala ba SHINE mu waltham

  • Abaweleeza bateegeke bulunji nyo
  • Ba kubulilila kubwereere ate nga byemwogelako tabigamba muntu mulaala yena mpozi nga oyagadde 
  • Osoboola okubafuna wona woyagaliila 
  • Bogeera olulimi olungeleza, olusipana, oluportugal. Ate omu kubakozi babwe alina ba na Uganda bamanyi mu kitundu kino.

Eno yengeli eyokubasisinkana

Kubiira a ba(Waltham council on aging) ku number eno 781-314-3499, obalekereko obubaka. Kakati awo omuntu akola ku SHINE ajja kutuukirira.

Ekintu ekyomugaasso ekiletawo enjawuloo

Mu 2024, abantu abasuka mu 84,000 mu Massachusetts bafuuna obuyambi okuva mu SHINE. Eri abakaade abasinga, eno entegeka etegeza emirembe eri ebiroowozo byo, okuteleeka ensimbizo, nokufuna obujjanjabi bwooba wetaaga.

KANKUBILEKO EKYAAMA: Tolinda mpaaka October okwewandisa kubaanga ebiifo bijula mangu.

Advertisement
Author

Waltham’s go-to news source, providing high-quality, unbiased, community-focused coverage to foster an informed and engaged community.

Comments (0)

There are no comments on this article.

Leave a comment

When commenting, please keep in mind we are a small non-profit focused on serving our community. Our commenting policy is simple:

  1. Common sense civility: we’re all neighbors, but we can disagree.
  2. Full name required: no anonymous comments.
  3. Assume the best of your neighbors.

Your email address will not be published. Required fields are marked *

This site is protected by reCAPTCHA and the Google Privacy Policy and Terms of Service apply.

Close the CTA